UNN TV | GYAKO-OBUCU (episode 14) | UGANDA, DO WE LEARN TO UNDERSTAND? | UGANDA, TUYIGA KUTEGEERA? | JUNE 2, 2022

I think you’ll agree with me when I say: “We do not understand the difference between Information and Knowledge.” As it turns out, most people assume they are the same thing, yet they are not. In fact, Information is required for Knowledge, but we are missing one key element… “Thinking”. In this article, we will look into the process of learning information, and how we can really transfer it into learned knowledge. Ndowooza ojja kukkiriziganya nange bwe ŋŋamba nti: “Tetutegeera njawulo eriwo wakati w’Amawulire n’Okumanya.” Nga bwe kizuuse, abantu abasinga obungi bakitwala nti kye kimu, naye ate si bwe kiri. Mu butuufu, Amawulire geetaagisa ku Kumanya, naye tuleka ekintu kimu ekikulu... “Okulowooza”. Mu program, tujja kutunuulira engeri y’okuyiga ekintu, n’engeri gye tuyinza ddala okuganyulwa mwekyo kyetuba tuyize.
Back to Top